エピソード

  • Banange Bangi
    2024/06/07
    Abe mikwano basaatu abayawukana olwokuba omu kubbo yagwa mitawana
    続きを読む 一部表示
    6 分
  • WAKAYIMA, WANGO NE SSEWAJJUBA:
    2024/05/31
    Omukwano gwa Wakayima, Wango ne Ssewajjuba
    続きを読む 一部表示
    4 分
  • Nkuba Kyeyo Part Four
    2024/05/24
    Tukwanirizza mu kitundu kyaffe ekyokuna mu mboozi yaffe Nkuba Ekyeyo mwetutunulidde obulamu bwa mwana muwala Luciya eyagenda kuba ekyeyo munsi za bawarabu.Ekitundu kino kituumiddwa Mu masangaanzira tuwe amatu tukunyumize.
    続きを読む 一部表示
    6 分
  • Nkuba kyeyo Part Three
    2024/05/17
    Tukwanirizza mukitundu kyaffe ekyo kusatu ekya Nkuba Kyeyo. Ekitundu kino kitumiddwa Ekuba omunaku.
    続きを読む 一部表示
    5 分
  • Nkuba kyeyo Part Two
    2024/05/09
    Ekitundu kino kituumiddwa Amagenda ga Luciya era nga tugenda kunyonnyoka Luciya byeyayitamu okutuuka ebuwarabu.
    続きを読む 一部表示
    5 分
  • Nkuba Kyeyo Part One
    2024/05/03
    Kino kye kitundu ekisooka nga kituumiddwa Kyava Kuki nga twagala okutegeera ensonga eyavirako Luciya okugenda munsi za ba warabu.
    続きを読む 一部表示
    5 分
  • Ensi ya Bawansolo
    2024/04/22
    Leero tutunulide Ensi ya Bawansolo omwali musajja mukulu Wampologoma eyali obuzibu ne munne Wampisi abaali batulungunya ebisolo ebirala ebyali mu ensi eno.
    続きを読む 一部表示
    7 分
  • Omukyala Emekkete
    2024/04/15
    Emboozi ya Ntogo, Omukyala eyasokeraddala okwenyigira mukuzimba, bye yayitamu okutuuka awo bye birimuno
    続きを読む 一部表示
    6 分